Omujaasi wa UPDF Maj Opio Awany afiiridde mu bulumbaganyi bwa bbomu ekubiddwa mu luseregende lwa mmotoka olubadde lutwala ebikozesebwa mu nkambi eziri mu kifo ekyesudde kilomita 70 okuva mu kibuga...
Government erangiridde nti obumulumulu bwonna obubadde busibye enteekateeka y'okussa digital number plates mu bidduka buwedde, era ng'omwaka gwa 2025 wegunaggwerako, zisuubirwa okuba nga zimaze okubunyisibwa mu bidduka byonna. Emmotoka za...
Omutawaana gugude ku kyalo Buligita mugombolola ya Kibinge e Bukomansimbi,abaana 3 bwebalumbiddwa ekibiinja ky'enjuki era 2 bafiriddewo. Abafudde ye Badru Muloki wa myaka 10 egy'obukulu abadde asoma ku ssomero lya...