Abatuuze mu kibuga Kaliisizo mu district ye Kyotera bavudde mu mbeera nebatwaliira amateeka mu ngalo, bakkakkanye ku muvubuka ateeberezebwa okubeera mu kabondo k'ababbi ba pikipiki, bamusibye ku muti nebamukumako omuliro...
Abaddu ba Allah abasiraamu basadde Eid Adhuha, era obubaka bwabwe obusinga butaambulidde kukuwanjagira Allah ataase bannauganda obwavu n'ekitta bantu ekiyitiridde. Banokoddeyo abayizi b'essomero lya Mpondwe Lhubiriha SS mu district y'e...
Kooti enkulu etaawulula enkayaana mu maka esazeewo nti eyali omulamuzi wa kooti ensukkulumu Stella Arach Amoko aziikibwe ku butaka gy'azaalwa mu district ye Nebbi. Omulamuzi yafa wiiki emu n'ekitundu eyiseewo,...
Omuliro gusanyizaawo ebintu by'abasuubuzi mu district ye Mukono mu gombolola ye Mpatta ku kyalo Mpatta. Omuliro ogutanaba kutegerekeka kweguvudde gukutte mu kiro negusanyaawo akatale k'e Mpatta, era abasuubuzi tebasobodde kutaasa...
Abantu 4 bawonedde watono okufiira mu muliro ku kyalo Kawuula A mu muluka gwe Kisozi mu ggombolola ye Kifampa mu district ye Gomba, abantu abettima bwebayiye amafuta ga petroli ku...
Ekitongole kya Police eky’eby’obulamu kitegezezza ebyavudde mu kwekebejja emirambo gy’abayizi e 17 egyayokebwa negisiriira mu bulumbaganyi obwakolebwa abatujju ba ADF ku ssomero lya Lhubiriha Secondary School e Kasese, kiffulumizza ebyava...
Abantu 5 nga bonna ba munju emu batemuddwa ku kyalo Kijonjo Buwunga mu district ye Masaka. Ssalongo Emmanuel Muteesaasira atemeddwatemeddwa ne mukyalawe Prossy Ndagaano n'abaana 3. Abaana abalala abasimattuse tebasangiddwawo...