Abantu 5 nga bonna ba munju emu batemuddwa ku kyalo Kijonjo Buwunga mu district ye Masaka.
Ssalongo Emmanuel Muteesaasira atemeddwatemeddwa ne mukyalawe Prossy Ndagaano n’abaana 3.
Abaana abalala abasimattuse tebasangiddwawo waka babadde baasuze mu lumbe ku kyalo ekirala ekiriraanyeewo.#