Omuliro gusanyizaawo ebintu by’abasuubuzi mu district ye Mukono mu gombolola ye Mpatta ku kyalo Mpatta.
Omuliro ogutanaba kutegerekeka kweguvudde gukutte mu kiro negusanyaawo akatale k’e Mpatta, era abasuubuzi tebasobodde kutaasa kintu kyonna
Akatale akayidde kaazimbibwawo mu biseera bya COVID 19 era nga kabadde Kakolebwamu abantu abasuka mu 200.#