Nga Uganda yetegekera okukuza emyaka 61 egy'amefuga, nga 09 October,2023 emikolo gy'amefuga gyakubeera Ku ttendekero lya Kitgum Farm Institute mu district ye Kitgum. Amefuga gano gakutambulira l Ku mulamwa ogugamba...
Ababaka ba Parliament abava mu bitundu bye Acholi baziimudde ekiragiro kyómukulembeze we ggwanga ekyókwongezaayo okusengula abalaalo abaasenga mu bitundu byabwe ku bigambibwa nti beefuga ettaka ly'abantu bebaasangawo. Abalaalo aboogerwako okusinga...
Police n'amagye gatandise okunoonyereza ku musirikale waayo Corporal Madri Henry agambibwa okuba nga yatemuddwa ku mwalo gwe Kasenyi ku kyalo Bendegere Nkuba Katabi Town Council. Kigambibwa nti omusirikale ono abadde...
Ebbujje lya myaka 2 lifiiridde mu kabenje ka mmotoka ne bazadde baalyo baddusiddwa mu ddwaliro e Namutumba mu Busoga nga bali mu mbeera mbi. Omwogezi wa Police mu Busoga East...
Omukyala abadde yeggamye enkuba mu mmotoka ya taxi ebadde yasimbiddwa ku police mu Lubigi ku luguudo lwe Nansana afiiriddewo, ekipande ky'okukkubo bwekikubye emmotoka mw'abadde. Afiriddewo ye Najjemba Midred abadde akolera...
Dr.Aggrey Kiyingi omusawo omukugu mu ndwadde gy'emitima kigambibwa nti avudde mu bulamu bw'ensi, okusinziira ku bubaka obulabikidde ku kibanja kya mukyala we Maimuna Nakayiira ekiri ku mikutu emigatta bantu. ...
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Buggu e Busaabala pikipiki bwekubye omwala ow’emyaka esatu nemuttirawo. Kitegerekese nti pikipiki esse omwana yakitaawe nga yabadde yasimbidwa mu galagi yawaka omwana yayingidde mu galagi...