Leero ennaku z'omwezi 06 February,2024, giweze emyaka 43 bukyanga eggye Lya UPDF ligunjibwawo. Ebikujjuko by'olunaku lw'amagye ebimabyiddwa nga Tarehe Sita bitegekeddwa mu District ye Bugweri. Abayeekera ba National Resistance Army...
Laddu ekubye omusomesa wa Nambaale primary school mu district ye Iganga nafiirawo. Omugenzi ye Roy Kanage wa myaka 48. Laddu emuttidde kumpi ku kisaawe ky'essomero w'abadde asibye enteeze, ng'olukuba lufuuyirira....
Essiga eddamuzi litaddewo olwa nga 29 February,2024 abalamuzi ba kooti ez'enjawulo lwebagenda okukuungaanira mu kifo kimu ku kisaawe ky'amefuga e Kololo, okuddamu ebibuuzo by'abantu ba bulijjo ebikwata ku by'amateeka, n'okwagazisa...
Ekitongole kyeggwanga ekikettera munda mu ggwanga ki Internal Security Organisation ISO kiri mu nteekateeka ey'okuwandiisa ba mbega abalala,okwongera kwaabo abaliwo. Ba mbega bano bayambeko okukettera n'okuwa ebitongole by'ebyokwerinda amawulire, gebesigamako okulwanyisa...
Libadde ssanyu ssa nga Namukadde owemyaka 90 addizibwa amakage agasangibwa e Kagoma mu Wakiso, muzzukuluwe geyali yamugobamu mu 2019. Namukadde Bulya Alice ow'emyaka 90 agamba nti muwala we Ruth Nabatanzi...
Ab’ebyokwerinda mu Uganda bakutte bannansi ba Burundi basatu abaali bayingira Uganda mu bukyaamu, basangiddwa Njeru municipality. Abakwate ye Bitangaazi Modekayi emyaaka 21, Minaani Vincent emyaaka 25 ne Miburo Famin emyaaka...
Makerere University mu ngeri ey'enjawulo esiimye Prof. Leif Abrahamsson, Hon. Betty Bigombe n'Omulamuzi Justice Frederick Egonda-Ntende, ebawadde degree ez’ekitiibwa okuli Honorary Doctor of Science ne Honorary Doctor of Laws okubasiima...
Police mu district ye Padel akutte abantu 7 abagambibwa okubbisa emmundu n’okutigomya abantu , nga bano emmundu zebakozesa bazze bazibba ku baserikale ba police. Abakwate bano kigambibwa nti beebamu ababba...
Government efulumizza ensimbi trillion 4.974 ezinaddukanya emirimu mu kitundu kino eky'emyezi esatu ekiddirira ekisembayo eky'omwaka gw'ebyensimbi 2023 /2024, ekyatandise mu January kigwako march 2024. Ensimbi zino kuliko eziweerezeddwa mu masomero,...