Ab'oluganda 2 abafiiridde mu kinnya kya Kabuyonjo kuliko Nakimera Margret wa myaka 30 ne mmwannyina Ssempijja Yonasaan myaka 50 babadde batuuze be Kannyaanda mu gombolola ye Makulubita mu district ye...
Abantu 2 bafiiridde mu kabenje akagudde ku Nkulungo ye Kawaala e Nabweru mu Nansana municipality, abalala 8 nga bali mu mbeera mbi. Ababiri abafudde kuliko omusaabaze abadde atambulira ku bodaboda...
Enkuba omubadde okubwatuka kw'eggulu ekosezza abatuuze kunkyalo Mbaale-Kinoni mu town council ye Butenga mu district ye Bukomansimbi, ng'ababadde n'ebyuma by'amasannyalaze g'amaanyi g'enjuba ebisinga bikutte omuliro. Mpijja Gonzaga abadde n'ekibanda ky'omupiira...
Abawereeza ba program ya Kaliisoliiso ku Cbs fm 88.8 baweereddwa engule olw`okukola program esinga okusanyusa abantu buli ku makya ate ng'erimu n'ebyenkulaakulana. Kaliisoliiso eweerezebwa ku ssaawa emu n'ekitundu okutuuka ku...
President wa Uganda era omuduumizi w'ebitongole byokwerinda byonna owokuntikko akozze enkyukakyuka muggye mu bajaasi ba UPDF, abamu abongedde amayinja abalala.abatadde mu buweereza obwenjawulo. President Museveni alonze Col. Allan Matsiko nga...
Police mu district ye Luweero esanze akaseera akazibu okukakkanya abatuuze ababadde batasalikako musale ku kyalo Wattuba ekisàngibwa mu gombolola ye Kamira, ababadde beekalakaasa kubigambibwa nti ebyokoola bibamazeeko emirembe. Abatuuze balumiriza...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atongozza ebijaguzo eby'emyaka 25, okuva ettendekero ly'Obwakabaka erya Buganda Royal Institute of Business and technical Education Mengo lweryataandikibwawo. Ebikujjuko bitongolezeddwa ku matikkira g'abayizi b'ettendekero...
Molly Katanga nnamwandu w’omusuubuzi Henry Katanga asimbiddwa mu kkooti ento e Nakawa navunaanibwa omusango gw'okutemula bba era naasindikibwa mu kkooti enkulu yeeba emuwozesa. Omuwawaabirwa okuva bba lweyatemulwa nga 02 November,2023,...
Olukiiko olukulira ebyokwerinda mu District ye Lwengo lusazeewo okugoba n’okuwera ebyuma byonna ebya Zaala ebimanyiddwa nga eby'Abayindi mu ggomboloa ya Lwengo Rural, olw’obubbi obwabbuli ngeri okweyongera ate nga bwenyigwiramu n’abaana. Mu...