Mukozi munnaffe ku BBS Terefayina Eng. Ssenabulya Ahmed afiiridde mu kabenje mu bitundu by’e Nsangi mu Wakiso, bw’abadde agenda ku Masengere okukola.
Ahmed Ssenabulya agenda kuziikibwa ku Tuesday nga 31 October ,2023 ku ssaawa 10 ez’olweggulo ku biggya bya bajjjajabe e Nakitokolo Namagoma ku luguudo oludda e Masaka.#