Olukiiko olwekenneenya enkola y'emirimu ku magombolola ne ku Masaza ga Buganda gonna, katandise okulambula emirimu egikolebwayo, n'okuwabula ku bisaanye okukolebwa okusitula omutindo. Lwetegereza enkwanaaganya n'enkola y'emirimu ku mbuga y'essaza, n'enkola...
Obwakabaka bwa Buganda bufunye computer ekika kya Tablet eziwera 1000 okuva mu kitongole kya government ekivunaanyizibwa ku kubala abantu ki Uganda Bureau of Statistics (UBOS), okuyambako ekitongole okunoonyereza ku bibalo...
Ssettendekero wa Ssaabasajja Kabaka Muteesa I Royal University atongozza entekateeka Namutayiika egyemyaaka etaano 2025/2030, Mwagenda okuyita okukyuusa Omutindo gw'Ebyenjigiria mu Bwakabaka. Nnamutayiika ono atoongozeddwa Omumyuuka asooka owa Katikkiro Owek Haji...
Katikkiro Charles Peter Mayiga atongozza emipiira gy'amasaza ga Buganda ez'omwaka 2025. Omukolo guyindidde mu Bulange e Mengo. Buddu bwakubefuka ne Gomba ku mupiira oguggulawo empaka ku Lwamukaaga nga 21...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ayanjudde akakiiko akagenda okukulemberamu enteekateeka z'amatikkira ga Kabaka ag'omulundi ogwe 32, nga kakulirwa omumyuka wa sipiika w'olukiiko lwa Buganda Owek. Ahmed Lwasa. ...
Omuwanika wa Buganda era nga ye mumyuka owookubiri ow'Obwakabaka bwa Buganda Owek. Robert Waggwa Nsibirwa ayanjudde embalirira y'Obwakabaka bwa Buganda ya Buwumbi 305,502,820,947. Ensimbi zino zisuubirwa okuva mu nsimbi ezisasulwa...
Obwakabaka bwa Buganda bwanjula leero nga 16 June,2025 embalirira yaabwo ey'omwaka 2025/2026 , mu lukiiko lwa Buganda mu Bulange e Mengo. Yakutambulira ku mulamwa ogugamba nti “Okusembeza Omuvubuka mu kuteekateeka...