• Latest
  • Trending
  • All

Kisekwa akakasizza obukulembeze bw’ekika ky’Emmamba Namakaka

June 25, 2025
Ogwa Christopher Okello Onyum ogw’okutemula abaana 4 e Ggaba – gusalwa nga 30 April,2026

Ogwa Christopher Okello Onyum ogw’okutemula abaana 4 e Ggaba – gusalwa nga 30 April,2026

April 27, 2026
Ababadde bateekateeka okunyaga essundiro ly’amafuta erya Nesta Petro Station basibidde mukadduukulu ka police

Ababadde bateekateeka okunyaga essundiro ly’amafuta erya Nesta Petro Station basibidde mukadduukulu ka police

April 27, 2026
Police ekutte 2 abateeberezebwa okutemula omuyizi w’essomero lya Kitebi SS

Police ekutte abantu 4 abateeberezebwa okubeera mu lukwe lw’okubba omwana omuwere mu district ye Mubende

April 27, 2026
Bannabyanjigiriza bakungubagidde omugenzi Ssalongo Kizito Mukalazi omutandisi w’amasomero ga Hormisdallen

Bannabyanjigiriza bakungubagidde omugenzi Ssalongo Kizito Mukalazi omutandisi w’amasomero ga Hormisdallen

April 27, 2026
FUFA etaanzizza Villa Jjogo akakadde ka shs kalamba – abawagizi baayo baakola effujjo

FUFA etaanzizza Villa Jjogo akakadde ka shs kalamba – abawagizi baayo baakola effujjo

April 26, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye naatonera eklezia ya Mulajje Catholic Parish Entebe ez’omulembe

Ssaabasajja Kabaka asiimye naatonera eklezia ya Mulajje Catholic Parish Entebe ez’omulembe

April 26, 2026
Omuddusi Jacob Kiplimo akutte kyakusatu mu misinde gya London Marathon 2026

Omuddusi Jacob Kiplimo akutte kyakusatu mu misinde gya London Marathon 2026

April 26, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye nabbula ekizimbe mu mannya ge ku ttendekero ly’abasawo erya International Paramedical and Nursing school Maya – ku matikkira g’ettendekero ag’omulundi ogwokutaano

Ssaabasajja Kabaka asiimye nabbula ekizimbe mu mannya ge ku ttendekero ly’abasawo erya International Paramedical and Nursing school Maya – ku matikkira g’ettendekero ag’omulundi ogwokutaano

April 24, 2026
Auto Draft

Eddwaliro lya Uganda Cancer Institute likyusizza obusomyo bw’omulwadde wa kookolo w’omusaayi asookedde ddala

April 24, 2026

Entemaatema y’embalirira y’eggwanga 2026/2027 – ya Trillion 84  n’obuwumbi 391

April 24, 2026

Oluguudo lwa Wakiso – Buloba lugattiddwa ku nguudo za ezigenda okukolebwa mu ntegeka ya Greater Kampala Metropolitan Area

April 24, 2026
Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusaasira ab’enju ya Kalundi Sserumaga e Kaliisizo olw’okufiirwa mukadde wabwe Delphine Zinunula – amwebazizza olw’okukuuma Omulangira David Wasajja mu kazzigizigi eyali mu Buganda

Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusaasira ab’enju ya Kalundi Sserumaga e Kaliisizo olw’okufiirwa mukadde wabwe Delphine Zinunula – amwebazizza olw’okukuuma Omulangira David Wasajja mu kazzigizigi eyali mu Buganda

April 24, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Kisekwa akakasizza obukulembeze bw’ekika ky’Emmamba Namakaka

by Namubiru Juliet
June 25, 2025
in BUGANDA
0 0
0
0
SHARES
101
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Embuga ya  Kisekwa ekakasizza nti omutaka Gabunga   Mubiru Ziikwa owa 37  yeyali Omusika  omutuufu ow’Omutaka  Yosiya Kasozi eyali Gabunga owa 36, eyabula mu 2009.
Mu Nsala eyaweebwa Embuga ya Kisekwa ey’omulundi ogwokuna,  esomeddwa akulira kkooti ya eno  omuggya  Dr.Robert Ssonko  agambye nti abawawabirwa  omuli Dr.Adams Kimala n’olukiiko olwali lukulira ekika ky’emmamba  tebalina musango gwonna gwebaakola nga basaaako omusika wa Yosiya Kasozi.
Mu mwaka  2012, abawaabi okuli Erusania Ssevviiri Galiwango, Ruth Ndagire , Alex Ndiwalana saako Mirembe Ruth era bonna babaddewo mu kkooti,  baddukira mu Mbuga ya Kisekwa nga bawakanya     James Mubiru Zziikwa okusikira kitaawe   Yosiya Kasozi  Gabunga owa 36, nga bagamba nti kino kyakolebwa mu bukyamu.
Omuk. Robert Ssonko  ategezezza nti omugenzi Yosiya Kasozi  mu kiraamo kye  yalambika bulungi nti James Mubiru Ziikwa ye musika we era nga ye Gabunga eyali Alina okusikira akasolya ako.
Omukungu  Ssonko nga  asoma Ensala  ya Kisekwa  era agambye nti ebisaliddwawo si bya kwawula kika wabula okuluηηamya n’okugatta ababadde batakiriziganya n’ebimu ku bibadde bigenda maaso mu kika kino.
Kyobe Gerald Kaberenge    Katikkiro w’ekika ky’emmamba agambye nti ab’ekika kyemmamba basaanye basigale nga Bali bumu kubanga bamusaayi gwe gumu..
Omusango guno guludde mu kkooti ya kisekwa era nga gumaze emyaka egisoba mu 12 nga guwulirwa n’okunoonyerezebwako.
Ensala eno  eteredwako emikono  gyabamemba  b’embuga ya Kisekwa abaawumula,    okuli  Omukungu JM Kateregga nga ye Kisekwa omuwummuze, Omuk Lubega Ssebende omuwandiisi, Wilson Ssentoogo, Jamil Ssewanyana, Samuel Walusimbi, George Makumbi, Deogratius Kasozi ne Salim Makeera.
Bisakiddwa: Ssebuliba Julius ne Kato Denis
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ogwa Christopher Okello Onyum ogw’okutemula abaana 4 e Ggaba – gusalwa nga 30 April,2026
  • Ababadde bateekateeka okunyaga essundiro ly’amafuta erya Nesta Petro Station basibidde mukadduukulu ka police
  • Police ekutte abantu 4 abateeberezebwa okubeera mu lukwe lw’okubba omwana omuwere mu district ye Mubende
  • Bannabyanjigiriza bakungubagidde omugenzi Ssalongo Kizito Mukalazi omutandisi w’amasomero ga Hormisdallen
  • FUFA etaanzizza Villa Jjogo akakadde ka shs kalamba – abawagizi baayo baakola effujjo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist