Club ya Denis Onyango eya Mamerodi Sundowns emyaka etaano yerina ekikopo by Namubiru Juliet April 28, 2022 0 Denis Onyango Omukwasi wa goolo mu Mamerodi Sundowns eya SouthAfrica Club y'omupiira omuzannyira munnauganda omukwasi wa... Read more
Abaali abakozi ba East African Community bakyabanja emisaala gyabwe oluvannyuma lw’emyaka 44 by Namubiru Juliet April 27, 2022 0 Bannauganda abaali abakozi b’omukago gwa East Africa community ogwasookawo negusaanawo mu mwaka gwa 1977,nokutuusa kati tebasasulwanga. Abakozi bano babanja akasiimo... Read more
Abaana bonna bakugemebwa covid 19 nga bazzeemu olusoma olujja -ministry eddirizaamu ku bukwakkulizo bw’okumulwanyisa by Namubiru Juliet April 27, 2022 0 Minister w'ebyobulamu Dr.Jane Ruth Aceng Bya Ddungu Davis Ministry y’eby’obulamu erangiridde nti yakutandika okugemesa abaana ekirwadde... Read more
Kooti y’amagye ga UPDF etandise okuvunaana abanyazi b’ente mu Kalamoja – abasirikale ba UWA babalumirizza okuyambako abanyazi by Namubiru Juliet April 27, 2022 0 Bya Ssebuliba William Kooti y'amagye ga UPDF etuula e Moroto etandise okuwulira emisango egivunanibwa aba Turkana bannansi ba Kenya 8,... Read more
Abakozi ba CBS FM abasinze ku bannabwe mu buweereza baweereddwa ttaka by Namubiru Juliet April 27, 2022 0 Abakozi abafunye ettaka ku cbs, asooka ku ddyo Davis Kavuma,Sylivia Nassonko,Eng Charles Kasujja, ne Wamala Balunabba... Read more
Omuliro gukutte wofiisi za Ssaabalamuzi wa Uganda by Namubiru Juliet April 27, 2022 0 Ekikka ekiddugavu nga kiyita mu madirisa Omuliro ogutanategerekeka kweguvudde gukutte wofiisi za Ssaabalamuzi wa Uganda Alphonse... Read more
Ministry of internal affairs terina nsimbi kugula kyuma kirala ekya passports – ezibadde zinatera okufuluma zakulindako by Namubiru Juliet April 27, 2022 0 Ministry of Internal Affairs egamba nti terina nsimbi zakuddaabiriza oba okugula ekyuma ekirala ekifulumya passports eziwedde okuteekebwateekebwa. Ekyuma ekifulumya Passport... Read more
Olunaku lw’ensi yonna olw’okukuuma empisi lukuzibwa leero – empisi ziriko eddagala era ziriibwa by Namubiru Juliet April 27, 2022 0 Bya Diana Kibuuka Empisi kye kisolo ekisinga okumanyibwa okuba eky'amaddu amangi, era ng'ebeera erookeera buli kanyama keraba. Empisi nsolo zirya... Read more
Abayizi abatanaweza myaka 18 sibakuddamu kuwandiisibwa mu matendekero gébyekisawo by Namubiru Juliet April 26, 2022 0 Dr. Musene Safiinah commissioner wa ministry yébyenjigiriza avunaanyizibwa ku matendekero gébyobulamu Bya Ddungu Davis Ministry... Read more
Tiimu ya Rugby eyábakazi eya Lady Cranes Sevens nayo erwana kukiika mu kikopo kya nsi yonna by Namubiru Juliet April 26, 2022 0 Lady Cranes Sevens tiimu ya Uganda eya Rugby Bya Issah Kimbugwe Ttiimu y’eggwanga ey’omuzannyo gwa... Read more