Omuteesiteesi omukulu mu ministry y’ebyobulamu mu Uganda Dr. Diana Atwine mwennyamivu olw’abantu ab’esomye okutwala ettaka okutudde amalwaliro, n'alabula nti kizingamya...
Ababaka ba parliament owa Kawempe North Muhammed Ssegirinya nowa Makindye west Allan Ssewanyana tebafunye mukisa kwogerako mu parliament.m oluvannyuma lw'ebbaga...
Obwakabaka bwa Buganda butongozza ennambika entongole enaagobererwa mu kwabya ennyimbe n’obusika. Ennambika eno yateekeddwateekeddwa era newandiikibwa ba Jjajja Abataka abakulu...
Obwakabaka bwa Buganda bukoze endagaano n'ekitongole Kya Kampala Domestic Stores ekigenderera okuwa abavubuka ba Buganda emirimu, nga bayita mu kulima...
Omwana ow'emyaka 4 ateeberezebwa okuba ng'aweereddwa obutwa obubadde bulungiddwa mu waragi. Omwana ono ategerekeseeko erya Ronald abadde mulekwa, era ng'abadde...