Mu mupiira ogw’ebigere ku fayinolo y’omwaka 2022, egenda okuzannyibwa ku lwomukaaga nga 11 March, 2023 Olugave lugenda kuttunka n’e Ndiga okulondako anatwala engabo ya 2022.
Bino bye bika by’abaganda ebyakawangula engabo y’okusamba omupiira okuva mu 1950 lweyatandikibwawo.
1950: Mbogo
1951: Ngabi Nsamba
1952: Mmamba Gabunga
1953: Tebyategekebwa
1954: Tebyategekebwa
1955: Kkobe
1956: Mmamba Gabunga
1957: Nyonyi Nyange
1958: Ngeye
1959: Mmamba Gabunga
1960: Ffumbe
1961: Bbalangira and Kkobe
1962: Nkima
1963: Tebyategekebwa
1964: Mmamba Gabunga
1965: Mmamba Gabunga
1987: Ngabi Nsamba
1988: Lugave
1989: Mmamba Gabunga
1990: Lugave
1991: Ngeye
1992: Ngeye
1993: Nkima
1994: Mmamba Gabunga
1995: Lugave
1996: Mpindi
1997: Nnyonyi
1998: Lugave
1999: Lugave
2000: Mpologoma
2001: Ngo
2002: Mpologoma
2003: Mmamba Gabunga
2004:Lugave
2005: Ffumbe
2006: Mpindi
2007: Ngabi Nsamba
2008: Kkobe
2009: Ffumbe
2010: Nte
2011: Mmamba Gabunga
2012: Ngeye
2013: Ngabi Nsamba
2014: Mmamba Gabunga
2015: Mbogo
2016: Nte
2017: Nte
2018: Nkima
2019: Mbogo
.2020: Tebyategekebwa
2021: Tebyategekebwa