• Latest
  • Trending
  • All
Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

May 23, 2026
Kyadondo ne Buweekula tewali alabye katimba ka munne – mu mupiira ogugguddewo empaka z’amasaza ga Buganda 2026

Kyadondo ne Buweekula tewali alabye katimba ka munne – mu mupiira ogugguddewo empaka z’amasaza ga Buganda 2026

June 13, 2026
Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo

Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo

June 12, 2026
Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo

Elon Musk ye Nnaggagga asoose okufuuka Trillionaire munsi yonna

June 12, 2026
Obwakabaka  bulangiridde olukiiko oluteekateeka  Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Mutebi II ag’emyaka 33 – gakukuzibwa mu kanisa ya Watoto nga 31 July,2026

Obwakabaka bulangiridde olukiiko oluteekateeka  Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Mutebi II ag’emyaka 33 – gakukuzibwa mu kanisa ya Watoto nga 31 July,2026

June 12, 2026
Abasajja abagambibwa okutta Sydney Gongodyo eyali omuzannyi wa Rugbay – basiindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 23 June,2026

Abasajja abagambibwa okutta Sydney Gongodyo eyali omuzannyi wa Rugbay – basiindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 23 June,2026

June 12, 2026
Empaka za FIFA world Cup 2026 zigguddwawo – Mexico ekubye SouthAfrica 2 -0

Empaka za FIFA world Cup 2026 zigguddwawo – Mexico ekubye SouthAfrica 2 -0

June 12, 2026
Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga

Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga

June 11, 2026
Katikkiro Mayiga agguddewo mu butongole omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – atenderezza CBS FM olw’okuweza emyaka 30 ng’eweereza

Katikkiro Mayiga agguddewo mu butongole omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – atenderezza CBS FM olw’okuweza emyaka 30 ng’eweereza

June 11, 2026
Government ya Uganda egenda kwewola ensimbi obuwumbi bwa shs 730 –  okukwasizaako abalimi okufukirira ebirime

Government ya Uganda egenda kwewola ensimbi obuwumbi bwa shs 730 – okukwasizaako abalimi okufukirira ebirime

June 11, 2026
Tewali munnauganda yazuuliddwamu kirwadde kya Ebola mu nnaku 5 eziyise –  president Museveni agumizza bannauganda nti obulamu busiinga ensimbi

Tewali munnauganda yazuuliddwamu kirwadde kya Ebola mu nnaku 5 eziyise – president Museveni agumizza bannauganda nti obulamu busiinga ensimbi

June 10, 2026
Ba minister abaggya abatali babaka ba parliament bakubye ebirayiro ebibakkiriza okuteesa mu parliament  eye 12 – Justine Kasule Lumumba akulira eby’amawulire yoomu ku balayidde

Ba minister abaggya abatali babaka ba parliament bakubye ebirayiro ebibakkiriza okuteesa mu parliament eye 12 – Justine Kasule Lumumba akulira eby’amawulire yoomu ku balayidde

June 10, 2026
Buganda etongozza empaka z’omupiira gw’amasaza ga Buganda eza 2026 – bulabudde abakola effujjo nebanafuya ekiruubirirwa ky’okukuuma obumu

Buganda etongozza empaka z’omupiira gw’amasaza ga Buganda eza 2026 – bulabudde abakola effujjo nebanafuya ekiruubirirwa ky’okukuuma obumu

June 10, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

by Namubiru Juliet
May 23, 2026
in Opinions
0 0
0
Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we
0
SHARES
27
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ababaka ba Parliament  19 bebasabye okuvuganya ku kaadi y’ekibiina kya NRM  ku kifo kya sipiika wa parliament n’omumyuka we.
Bawaddeyo empapula zabwe mu kakiiko ak’ekibiina akeby’okulonda akakulira  Dr Tanga Odoi.
Abategeezezza nti agenda  kuweereza amanya gaabwe  mu lukiiko  olufuzi  olw’ekibiina Central Executive Committee -CEC  okubasunsulamu.
Dr Tanga Odoi ategezezza nti  ababaka basatu okuli omubaka wa West Budama Central Markson Jacob Oboth Oboth ,omubaka wa Aringa south Alion Yorke Odria n’omubaka omukyala owe Masindi Florence Asiimwe Akiiki bebewandisizza okuvuganya ku kaadi ye kibiina ku kifo kya sipiika wa parliament ey’omulundi ogw’e 12.
Okusinziira ku kamisona wa kakiiko ka NRM  akeby’okulonda Ambassador James Kinobe, abewandisizza  okulwanira kaadi ye kibiina ku kifo kyomumyuka wa sipiika wa parliament bali 16.
Kuliko  Omubaka wa Ruhinda North Thomas Tayebwa,omubaka wa  Rukungiri municipality Retired General Henry Tumukunde ,Amyuka Sabawolereza wa gavumenti era omubaka wa Kyaka south Jackson Kafuuzi, omubaka wa Mawokota South Susan Nakawuki Nsambu, omubaka omukyala owa Mbale city Lydia Wanyoto ,  omubaka omukyala owa Jinja District Peace Tibyaze.
Omubaka wa Bukono County Persis Namuganza  naye yewandiisizza okuvuganya ku kaadi yekibiina ku kifo ky’omumyuka wa sipiika, wabula kakiiko kasazeewo nti ensonga ze zitunulwemu olukiiko olufuzi olwa CEC, kubanga  amateeka g’ekibiina tegakkirizza mubaka eyayingira mu  parliament obwanamunigina okuvuganya ku kaadi yekibiina ku kifo kyonna.
Ambassador James Kinobe agambye ensonga ya Namuganza bagyongeddeyo mu CEC esalewo ekyenkomeredde.
Wabula Namuganza agambye nti ye munna NRM wadde teyajjira ku kaadi ya NRM nti ye talina nsobi yonna gyakoze, era alina esuubi lyamanyi nti agenda kuwangula kaadi y’ekibiina.
Akakiiko akafuzi aka NRM kakutuula enkya kh Sunday nga 24 May,2026 ku saawa 3 ezokumakya,olwo byekanaaba kasazeewo bisindikibwe mu lukiiko lw’ababaka ba NRM olugenda okutuula mu maka g’Obwapresident e Entebe ku saawa 8.
 Abanaaba balondeddwa bagenda kuvuganya naab’ebibiina ebirala mu kalulu akagenda okukubwa parliament eyawamu ku Monday mu kisaawe e Kololo, okulonda sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we.
Abadde Sipiika wa parliament eye 11 yavudde mu lwokaano, oluvannyuma lw’okutandika okunoonyerezebwako ku bigambibwa nti abadde yenyigira mu bulyake n’obukenuzi saako okukozesa obubi sente z’omuwi w’omusolo nga yegaggawaza.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Kyadondo ne Buweekula tewali alabye katimba ka munne – mu mupiira ogugguddewo empaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo
  • Elon Musk ye Nnaggagga asoose okufuuka Trillionaire munsi yonna
  • Obwakabaka bulangiridde olukiiko oluteekateeka  Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Mutebi II ag’emyaka 33 – gakukuzibwa mu kanisa ya Watoto nga 31 July,2026
  • Abasajja abagambibwa okutta Sydney Gongodyo eyali omuzannyi wa Rugbay – basiindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 23 June,2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist