Police mu district ye Luuka ekutte abasawo bekinnansi babiri abateberezebwa okusima amalaalo nebaggyamu ebisigalira by'omufu. Abatemeza mu kaduukulu ka police...
Entambula yeyongedde okukaluba eri abo ababadde beeyambisa oluguudo oluva e Ssembabule okuyita e Mateete nebagguka e Mbiriizi tekyali mmotoka eyita....
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti kye kiseera okwongera okuteekerateekera abavubuka mu Uganda, kubanga bebasinga obungi n'ebitundu 70%....
Abadde akulira abakozi ku district ye Kagadi Godfrey Musinguzi wakumdla emyaka 3 ngali mu kabulamuliro e Luzira, oluvannyuma lw'okusingisibwa omusango...
Abakukusa ebiragalalagala n'ababiguza abaana b'amassomero baakusibwa mayisa mu nkomyo, okusinziira ku bibonerezo ebiteereddwa mu bbago ly'etteeka eryanjuddwa mu parliament okulwanyisa...
Abatuuze ku kyalo Kalambya mu gombolola y’eNgogwe mu district y’eBuikwe baguddemu ekyekango omuvubuka bw'asazeewo okwesala naafa. Eyesaze ategerekeseeko erinnya limu...