Ministry y'ekikula ky'abantu esabye ensimbi obuwumbi 2 okuddaabiriza omukiziti omukulu ogwa Gaddaf National mosque ku Old Kampala, wakati mu kiseera...
Abaana babiri abokukyalo Nsozibbirye mu gombolola ye Kabasanda mu district ye Butambala bagudde mu kidiba ky'amazzi nebafiiramu. Abaana bambi bawala...
Bannakyewa abatakabanira okukuuma ekitiibwa ky'amaka mu ggwanga mu mukago ogwa Family Life Network, batongozza kawefube agendereddemu okulwanyisa omuze ogw’omukwano ogw’ebikukujju....
Abamegganyi; Bukenya Francis eyafunye obugoba 22 ne Nnassiwa Prossy eyafunye obugoba 17 baasuumusiddwa okweyongerayo mu lumeggana oluddako, ate Ssemmanda Joel...
President Yoweri Kaguta Museveni akakasizza nti Uganda eri mu nteekateeka ezisembayo okwevumbulira eddagala eriwonya n’okutangira okusiigibwa akawuka ka siriimu. Museveni...