Ezimu ku nnyingo z’obuntubulamu
Ekisaakaate
ky’omulundi guno ekya 2024, kya mulundi gwa 17 bukyaga Nnaabagereka Slyvia Nagginda atandika enteekateeka eno.
Ekisaakaate kigenderera okubangula abaana abawala n’abalenzi okukula nga bantu balamu.
Ekisaakaate kiyindira ku somero lya Hormisdallen e Gayaza mu ssaza Busiro.
Ekisaakaate kitambulira ku mulamwa ogw’okunnyikiza Obuntubulamu mu miti emito.#