Government ekakasizza nti omulimu gw’okuzimba eddwaliro ly’e Lubowa gutuuse ku bitundu 30% era omwezi ogujja ogwa April,2025 omulimu gw’okusereka lwegutandika....
Eyaliko ssenkulu wa Makerere University Professor Dumba Ssentamu awadde amagezi abayizi abatikkirwa mu matendekero agawaggula obuteetuulako nga balindirira okufuna emirimu...
Obululu bw’omutendera gwa semifinal obw’empaka z'amatendekero agawaggulu ez’omupiira ogw’ebigere eza Pespsi University Football League bukwatiddwa, zisigaddemu University 4. Obululu...
Ekikangabwa n'entiisa bibuutikidde abatuuze be Nabyewanga-Lutukuma mu gombolola ye Kingo mu district y'e Lwengo, abaana 2 bwebajjiiridde mu nnyumba mu...
Government ya Uganda nate ezeeyo mu parliament egisabye ekkirize ebbibiro ly'amasannyalaze erya Bujagaali hydro power project lisoonyiyibwe omusolo okumala emyaka...
Katikkiro Charles Peter Mayiga nga kalondoozi omukulu ow’ebitongole by’Obwakabaka bwa Buganda asisinkanye ba Ssenkulu b’ebitongole ne Kkampuni za Buganda n’abalambika...