Omuzannyi w'omupiira munnauganda Edirisa Lubega mu butongole yegasse ku club ya Osterhofen egucangira mu liigi y'ekibinja eky'omusanvu mu Germany. Edirisa Lubega abadde talina club emyezi 5 egiyise, ...
Omuzibizi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Elio Capradossi, yegasse ku club empya eya AS Cittadella egucangira mu liigi y'ekibinja eky'okubiri (Serie B) mu Italy. Elio Capradossi abadde...
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes egudde maliri ga 0-0 ne ttiimu eyawamu eya Western Region mu mupiira oguzannyiddwa mu district ye Rukungiri. Omupiira guno gubadde gwa nteekateeka...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Africa ekya CAF kikakasizza amawanga 24 agagenda okuvuganya mu mpaka za Africa Cup of Nations ezigenda okubeera e Morocco omwaka ogujja 2025. Emipiira egy'okusunsulamu ...