Omukulembeze wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu asabye Banna Mubende obutava ku mulamwa wadde nga batiisibwatiisibwa. Kyagulanyi Ssentamu bino abyogeredde Nsengwe mu gombolola ya mutuba 1 Kitenga mu district ye Mubende,bw'abadde...
Ababaka ba parliament ab’oludda oluvuganya government nga bakulembeddwamu abakulira Mathias Mpuuga Nsamba balambudde ku bannaabwe Allan Ssewannyana ne Muhammad Ssegiriinya mu kkomera e Kigo. Wabula tebakkiriziddwa kulaba ku mubaka Allan...
Museveni agambye nti amagye ga government ezasooka genyigira nnyo mu bikolwa ebyóbulyake nóbukenuzi saako okutulugunya abantu, ekyaviirako bannansi okwetamwa abajaasi. Alabudde amagye ga UPDF obutagezaako kwenyigira mu bikolwa ebyo, byagambye...
Bannakibiina kya NUP 13 abaakwatibwa mu Jinja kubigambibwa nti baakuba olukungaana olutaali mu mateeka, nate baziddwayo ku alimanda mu kkomera e Kirinnya. Abvunaanibwa kulikoKakaire Ramathan, Nakiboneka Joan, Opio Frank nabalala...
Alipoota ya Government egambye nti abantu 5 kwabo ekibiina Kya NuP bekirumiriza nti baawambibwa ebitongole byeby'okwerinda nebabuzibwawo, nti ba memba bakabinja kabayeekera aka Uganda Coalation Force For Change era government...
Olukiiko lwa Lord Mayor wa Kampala lwagala enkola ya UPE egyibwe mu Kibuga Kampala, government bweba tesobola kuweza buwumbi 100 obuweebwa KCCA okukola ku byenjigiriza mu Kampala. Lord mayor wa...
Munnakibiina kya NUP Anthony Agaba amanyiddwa nga Bobi Young asindikiddwa ku alimanda e Luzira, oluvannyuma lwa kkooti y’amagye e Makindye okumuggulako omusango ogwokwogerera eggye ly’egwanga erya UPDF amafukuule. Agaba...
Ekibiina kya Forum For Democratic Change FDC kisazeewo nti tekigenda kukolagana nakibiina kirala kyonna ku ludda oluvuganya government mu kalulu akagenda okubaawo omwezi ogujja ogwa February mu bitundu bye Serere....