Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu alabudde banna byabufuzi abalonde ku mitendera egyenjawulo abalowooza nti bamanyi okusinga abantu abaabalonda, agambye nti berimba. Kyagulanyi Ssentamu asiibye Fort portal...
Omukulembeze w’ekibiina agugumbudde banna kibiina kya NUP abagenze bava ku mulamwa olw’obusente, nti n'abalabula nti bajjukire nti abantu abaabalonda bakyaliwo era nakalulu kabwe bakalina. Kyagulanyi Ssentamu asinzidde mu bitundu bye...
Obukulembeze obwokuntikko obw'ekibiina ki National Unity Platform bukyoomedde ababaka ba parliament ba ssemugayaavu, abatakoze kibasuubirwamu ekiviiriddeko abalonzi okwevuma ekyabalonza ababaka abo ku kaadi ya NUP. Babadde mu lukiiko lwa National...
Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi Wine agugumbudde abakulembeze mu bibiina by’obufuzi kuludda oluvuganya government abalya mubanabwe enkwe nebatunda ebibiina byabwe mu kibiina ekiri mu buyinza....
President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa yekokkodde amabanja mangi Uganda gezze yeewola nti tegalina kyegagasse ku nkulakulana ya Uganda. Bino abiyisizza mu kiwandiiko ekyemiko 26, kyawandiise ng’anyonyola ku kkoligo world bank...
Akakiiko ka parliament akalondoola entambuza y'emirimu mu bitongole bya government aka Cosase,kalagidde bambega ba police abatuula ku kakiiko kano bagende mu kampuni yamunnamateeka Patrick Katabaazi Kiconco eya Pathway company Advocates ...
Amaka ga sipiika wa parliament Anita Annet Among geyatongozza Sipiika wa Parliament Anita Among akoze omukolo ogusombodde abantu abenjawulo, okwebaza Katonda olw'ebirungi byamutuusizzaako. Omukolo gubadde mu...
Kooti ewozesa abalyake n'abakenuzi eyimirizza emisango egivunaanibwa minister w'ensonga ze Kalamoja Mary Gorret Kitutu egy'okwezibika amabaati ga government agaali ag'okuwebwa abanaku mu Kalamoja. Minister agamba nti abasirikale ba police abanoonyereza...