President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa yelayiridde okwambalagaan n’abantu abagala okutabangula emirembe mu Uganda nga basekeeterera n'okwogerera government gy’akulembera amafukuule. President asoose kulambula nnyiriri z'abaserikale okuli ab'amagye,police n'abekitongole ky'amakomera. Emikolo gibadde mu...
Ng'eggwanga lyeteekerateekera okukuza olunaku lw'amenunula olunaku olwenkya nga 26 January 2024,mu district ye Jinja, president Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, azeemu okuwera olutalo ku bulyake n'obuli bwenguzi ngeemu ku nteekateeka y'okutwala...
Kooti ejulirwamu mu ggwanga eyongedde okunyweza obuwanguzi bw'omubaka wa parliament Omukyala owa district ye Gomba Sylivia Nayeebale, ekikaatirizza nti Omubaka oyo yawangula ekifo ekyo mu mazima era nti yalangirirwa mumateeka....
President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museven Tibuhaburwa, ayanjudde ensonga satu kwagenda okutambuliza ekisanja kye eky`omwaka ogumu, nga ye Ssentebe w'omukago ogwa G77+China, ogutaba amawanga agegattira awamu mu byenkulakulana nekigendererwa...
Omulambo gw'abadde Omubaka Omukyala owa district ye Dokolo Cecilia Barbra Atim OGWAL gukomezeddwawo mu ggwanga okuva e India. Gutuusiddwa ku kisaawe ky'ennyonyi Entebbe nga zikunukkiriza okuwera essaawa omwenda ez'emisana. Omulambo...
Ssaabaminisita wa Uganda Robinah Nabbanja aliko ensonga ez'enjawulo zaalambuludde zeyenyumiririzaamu, mu bbanga ery'emyaka 2 n'ekitundu gyeyakamala mu kifo kino. Ssaabaminisita abadde mu ppulogulaamu ya Kkiriza Oba Gaana ku 89.2 Emmanduso,...
Police etegeezezza nti okutwalira awamu embeera etambudde bulungi, mu kiseera nga Uganda etuuzizza olukungaana lw'omukago gw'mawanga ga Nampawengwa olwa Non Alligned Movement (NAM). Olukungaana luno lubumbujjira ku Speke Resort e...
Uganda etuuziza olukungaana lw'omukago gwa Non Aligned Movement(NAM) olw'omulundi ogwe 19, ng'olumu ku nkungaana ez'amaanyi mu nsi yonna era nga government egamba nti Uganda yakufunamu nnyo. Omukago gwa NAM gulimu...
Abakungu mu mukago gwa Non Alligned Movement -NAM batudde ku woteeri ya Speke Reasort e Munyonyo, okwekeneenya ekiwandiiko ekirimu ebyasalibwaawo mu lukungaana lwabwe olwasembayo mu October wa 2019 mu Kibuga Baku mu Azabaijan Olukungaana lwa NAM olw’o mulundi 19 lutandiise era abakiise...