Omuyimbi Eddiriisa Musuuza amanyiddwa nga Eddy Kenzo agambye nti nga yakalondebwa ku kifo ky'omuwabuzi wa president w'eggwanga ku nsonga z'obuyiiya obwenjawulo, agenda kutandikira ku kulwanirira ebitone by'abayiiya okulaba nti babifunamu...
Bannauganda abakulu n'abato balaze Buddo SS omukwano betabye mu bungi mu kivvulu "Ffe Buddo", era kwebajagulizza okuweza emyaka 25 nga bayimba ennyimba ezituula nezibukala ku mitima gy'abantu. Essomero lya Buddo...
Omuyimbi David Lutalo ne Rema Namakula baleese akayimba k'omukwano akakyali akapya, batandise okukasunako nga bakaloza ku bannauganda. Basuubizza nti essaawa yonna bakukafulumya ku katale. Ebimu ku bigambo ebiri mu kayimba...
Omuyimbi wa Reggea ‘Peetah’ Morgan, era nnannyini Morgan Heritage Band afudde kibwatukira. Omujamaica ono afiiridde ku myaka 46 egy'obukulu. Peetah Anthony aliko akasaze Peetah Morgan aliko...