Abatunda eby'okulya mu Nkuuka Tobongoota beyoolera nismbi, olw'abantu abaakedde okweyiwa mu Lubiri e Mengo. <img class="alignnone size-medium wp-image-30554" src="https://cbsfm.ug/wp-content/uploads/2023/12/20231231_110443-300x179.jpg" alt="" width="300" height="179" /> Chapati ne kasooli bye bimu ku by'okulya ebisinze okuleetebwa mu bungi, so nga n'abatunda emmere n'eby'okunywa bangi ddala.