Ab’ekibiina kya Forum for Democratic Change (Najjanankumbi) bawanze eddusu ku munnabitone Mukiibi Sadat amanyiddwa nga Kalifa AgaNaga, bamuwadde bendera y’ekibiina avuganye ku ky’okujjuza ekifo ky’omubaka wa Kawempe North ekyalimu omugenzi...
Abantu 10 bafudde n'abalala abasobye mu 30 nebafuna ebisago omuliro ogukutte ekifo ekisanyukirwaamu ekimanyiddwa nga Turkish Ski resort of Bolu mu ggwanga lya Butuluuki. Abafudde kigambibwa nti babadde...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde bannabitone okwewala okuwugulwa amalala mu mirimu gyabwe, olwo baweereze bulungi eggwanga. Abadde mu Kivulu ky'omuyimbi Spice Diana nga ye Namukwaya Hajarah ekibadde ku...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde abayimbi ne bannakatemba, okwewala okudibaga ebitone byabwe nga benyigira mu bikolwa eby'effujjo n'eby'obufuzi ebyawula mu bawagizi babwe. Katikkiro agambye nti okuyimba mulimu gwamaanyi...
Ekibiina kya bannakatemba ekya The Ebonies kyanjudde enteekateeka z’okujaguza emyaka 47 mu nsiike y’okusanyusa banna Uganda nga bayita mu mizannyo n’ennyimba. Omu ku bakulira The Ebonies Sam Bagenda amayiddwa nga...
Obwakabaka bwa Buganda bulabudde nti tebugenda kuwa mwagaanya Bayimbi ne bannakatemba abakolerera okuttattana Olulimi Oluganda, nga bayita mu nyimba ne Katemba, nebulabula bonna abakikola nti bakole ebirala. Bwabadde asisinkanye...