Abantu 2 bafiiriddewo mbulaga saako omwana afudde ng'addusibwa mu ddwaliro, ate abalala 12 bakoseddwa nnyo mu kabenje akagudde ku kyalo Bujaabe mu gombolola ye Nakitoma mu district ye Nakasongola, ku...
Kyadaaki ekitongole ky’amakomera mu ggwanga kikiriziganyizza ne banna mateeka ba munna kibiina kya FDC ekiwayi kye Katonga Rtd Col Dr. Kiiza Besigye addemu okufuna emmere eva bweru w’amakomera, oluvanyuma...
Ministry y'ebyenjigiriza erangiridde nti ku Thursday nga 23 January,2025 lw'egenda okufulumya ebyava mu bigezo eby'ekibiina ekyomusanvu ebyakolebwa omwaka oguwedde 2024. Abakungu mu Kitongole kya UNEB basisinkanye Minister w'ebyenjigiriza era mukyala...
Munna Republican John Donald Trump alayiziddwa nga president wa United States of America owa 47. Trump olukubye ebirayiro naategeeza nti Katonda yamujjukidde era naamutaasa okuttibwa, n'amuwa ekisanja ekirala akomewo anunule...
Bannamateeka ba Rtd.Col.Dr.Kiiza Besigye boolekedde ekkomera e Luzira okumusisinkana,okwongera okwekkaanya embeera gy'alimu, nga kitegeerekese nti yayawuddwa ku basibe abalala, ate nebagaana n'abantu be okumutwalira eby'okulya. Akulira ekibiina kya FDC ekiwayi...
Abagambibwa okubulankanya ensimbi za Parish Development Model mu muluka gwe Nakabugo mu ggombola ya Wakiso Mumyuka bakiguddeko, oluvannyuma lw'abatuuze okubalumiriza okubawa ssente ez'ebitundu kyoka ate ez'abateekesaako emikono nazo ndala. ...
Amalwaliro ga government gatubidde n'ebyuma ebyomulembe ebyenkizo ennyo mu kutuusa obujajambi obw'imulembe eri bannauganda, wabula nga tebikozesebwa olw'okubulwa abasawo abakugu okuddukanya ebyuma bino.. Okunoonyereza kwakoleddwa Ssaabalondoozi w'ebitabo bya government Edward...