Paapa Francis, nga ye Paapa wa eklezia katulika ow'e 266 aziikiddwa mu lutikko ya St.Mary's Major mu kibuga Roma ekya Italy. Paapa Francis Paapa Francis...
Emmisa y'okusabira Omugenzi Paapa Francis ekulembeddwamu Omubaka wa Paapa mu Uganda Ssaabasasumba Luigi Bianco mu lutikko e Lubaga, ng'ayambibwako Ssentebe w'abepisikoopi mu Uganda era nga ye musumba wa Kiyinda...
Kkooti mu Kampala eyisizza ekiragiro nti ekkanisa ya St.Peter's mu Ndeeba egire ng'esigala ku ttaka kwetudde awatali kutaataganyizibwa, okutuusa ng'omusango gw'obwannanyini ku ttaka lino nga gusaliddwa. Ekkanisa eno eyali yakamala...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde Ppaapa Francis, eyava mu bulamu bw'ensi ku Easter Monday nga 21 April,2025 Obubaka obw’okusaasira Eklezia Katolika, Beene abuweerezza Omubaka wa Ppaapa mu Uganda...
Emitwalo n'emitwalo gy'abakungubazi gikwatiridde okwetoloola ekibaangirizi kya St.Peter's Square e Vatican, nga bonna balina essuubi erituuka munda mu lutikko okukuba eriiso evvanyuma ku mubiri gwa Paapa Francis. Mu mu ssaawa...
Ekibiina ekiri mu buyinza ki NRM olwaleero mu butongole lwekitandiika okussa mu nkola enteekateeka yaakyo ey'okulondesa abakulembeze b'ekibiina abanaakikwatira bendera mu kalulu akajja 2026. Enteekateeka eno olwaleero nga 24 April,2025...
Omulamuzi Dr. Flavian Nzeija alayiziddwa ku kifo kyomumyuka wa Ssaabalamuzi wa Uganda okudda mu bigere by'Omulamuzi Richard Buteera ayawumudde emirimu gy'obulamuzi. Buteera yawezezza emyaka 70, omumyuuka wa Ssaabalamuzi w'eggwanga...
Ekkanisa ya Uganda etongozza olukiiko olugenda okuteekateeka okulamaga ku kijjukizo ky'abajulizi e Namugongo omwaka guno 2025, nga 03 June. Olukiiko lw'abalabirizi mu kkanisa ya Uganda lwalonda ebendobendo ly'obukiika kkono...