Omulabirizi eyawummula mu bulabirizi bwe Taita-Taveta mu Kenya, Rt Rev Dr Samson Mwaluda, alabudde abakulembeze ku mitendera gyonna ne mu kkanisa ya Uganda okukulemberamu olutalo lw'okulwanyisa ebikolwa eby'obumenyi bw'amateeka ebyongedde...
Police enokoddeyo bannabyabufuzi nti bebakyalemezza bodaboda mu kibuga Kampala zegamba nti tezigoberera mateeka, ekiviiriddeko n'obubenje okweyongera. Alipoota efulumiziddwa ekitongole kya Blooberg Philanthropies Intiative for Global Road Safety, eraze nti abantu...
Abalamazi beyongedde obungi ku biggwa ky'abajulizi e Namugongo eky'abakatuliki n'abakristaayo. Abasinga obungi basuze mu byangaala, n'obunnyogovu obuvudde ku nkuba efuuyiridde emisana ga leero. Abatunda amatundubaali,manvuuli n'obuveera babadde ku mugano olwa...
Omuliro ogutanategerekeka kweguvudde gusanyizzawo ebintu by'abayizi be ssomero Pallisa girls primary school,lisangibwa mu town council ye Pallisa. Omuliro guno gutandise ku saawa bbiri n'ekitundu ezekiro ky'olwokubiri, gusanyizaawo ebintu by'abayizi okuli...