• Latest
  • Trending
  • All

Awadde abaana be obutwa – lwa mitwalo esatu

January 8, 2023
UNEB yakawandiisa abayizi akakadde kamu n’ekitundu abagenda okutuula ebigezo bya 2026 – nsalesale w’okuwandiisa abasigadde wa nga 30 June

UNEB yakawandiisa abayizi akakadde kamu n’ekitundu abagenda okutuula ebigezo bya 2026 – nsalesale w’okuwandiisa abasigadde wa nga 30 June

June 26, 2026
Abalina obukosefu ku bwongo mu kitundu kye Buddu baagala basoosowazibwe mukuweebwa sente za PDM

Enkola za Insurance zeyongedde okwettanirwa bannauganda – alipoota ya 2025 eyanjudde trillion 2 zezaakolebwa

June 26, 2026
Abalina obukosefu ku bwongo mu kitundu kye Buddu baagala basoosowazibwe mukuweebwa sente za PDM

Abalina obukosefu ku bwongo mu kitundu kye Buddu baagala basoosowazibwe mukuweebwa sente za PDM

June 26, 2026
Bbingwa wa Mabbingwa 2026 atandika nga 20 July ku CBS Emmanduso – abantu 66 bebasuunsuddwa

Bbingwa wa Mabbingwa 2026 atandika nga 20 July ku CBS Emmanduso – abantu 66 bebasuunsuddwa

June 26, 2026
Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe

Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe

June 25, 2026
Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwana

Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwana

June 26, 2026
Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

Kooti eyongedde okunyweza ebivudde mu kukebera abaana b’omugenzi Paul Kafeero – abaana 4 bokka bebakakasiddwa nti beyazaala

June 25, 2026
Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

June 25, 2026
President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

June 25, 2026
Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika  27 June e Nakiwogo Ntebbe

Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika 27 June e Nakiwogo Ntebbe

June 25, 2026

NRM yetegekera kamyufu k’abanaavuganya ku bifo bya parliament ya East Africa

June 25, 2026
Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

June 25, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Awadde abaana be obutwa – lwa mitwalo esatu

by Namubiru Juliet
January 8, 2023
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
76
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

 

Ku kyalo Ngombere mu Ggombolola ye Mpunge e Mukono, waliyo abafumbo babiri abafunye obutakanya lwa sente emitwalo esatu omwami z’abadde asaba omukazi, bwagaanye okuzimuwa, kigambibwa omwami n’akwata obutwa naabuwa abaana be babiri omu afiiriddewo.

Omwami ye Oscar Kusasirq, ate abaana be babiri baawadde obutwa ye Onesmas Kusasira mwaka 1 era ng’ono afiiriddewo, wabula  ye Osbert Kusasira addusiddwa mangu mu ddwaliro.

Abagalana bano, babadde babeera ku somero lya Ngombere primary school omwami w’abadde akolera obwa askali.

Police mukwebejja ennyumba esanzeemu eddagala lya Rocket erifuuyira ebirime, eriteeberezebwa okuba nga ly’awadde abaana.

Abatuuze bavumiride ettemu lino erikoleddwa ku baana, era nebatutegeeza nti omusajja ono abadde munywi lujuuju, era nti omwenge gwandiba gwe gwamubagudde okusaba mukyala we sente nekifuba, nagaana okuzimuwa nti obuzibu webwataandikidde.

Kigambibwa nti omukyala Brenda Aninayitwe abadde ava kupakasa, ng’asasuddwa shs emitwalo 30,000/=, omwami kwekumudaba sente ezo azimuwe omukyala kyeyagaanye, nti era omwami kwe yavudde okwekyawa naawa abaana obutwa..

Abakulembeze nga bakulembedwamu Kansala Nandawula Agnes, bagamba nti abagalana bano babadde bafuna obutakkaanya obw’amaanyi, era nga n’olumu baabatuzaako nebabasaba baawukane.

Wabula Oscar Kusasira asangiddwa ku mpingu ku ddwaliro lya Herona e Kisoga gye yabadde agenze okufuna obujanjabi, nti kubanga naye yewadde obutwa ng’ayagala kwetta, abyegaanye eby’okuwa abaana obutwa, n’alumiriza omukyala nti yeyabawadde obutwa.

Police y’e Mukono emuggyeyo mu ddwaliro nemuteeka ku kabangali yaayo agende abitebye.

Bisakiddwa: Majorine Kiita Mpanga

 

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • UNEB yakawandiisa abayizi akakadde kamu n’ekitundu abagenda okutuula ebigezo bya 2026 – nsalesale w’okuwandiisa abasigadde wa nga 30 June
  • Enkola za Insurance zeyongedde okwettanirwa bannauganda – alipoota ya 2025 eyanjudde trillion 2 zezaakolebwa
  • Abalina obukosefu ku bwongo mu kitundu kye Buddu baagala basoosowazibwe mukuweebwa sente za PDM
  • Bbingwa wa Mabbingwa 2026 atandika nga 20 July ku CBS Emmanduso – abantu 66 bebasuunsuddwa
  • Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist