Police mu district e Mbarara eggalidde musajja waayo police constable Charles Opio namba 50158, akkakkanye ku mujaasi wa UPDF naamukomerera amasasi agamuttiddewo. Enjega eno abaddewo ku ssaawa 12 ez'akawungeezi ka...
Abatuuze mu Ggombolola bbiri okuli Kikandwa ne Kalangaalo mu district ye Mityana basobeddwa oluvannyuma lw'omugga Matte okubooga neguwaguza . Ebyentambula bisannyaladde mu kitundu era abantu kati basanga akaseera akazibu okutuuka...
Abatuuze ku kyalo Dewe Lutembe mu Kajjansi Town Council mu District ye Wakiso baguddemu ekikangabwa, omwana bw’akubye mwana munne ekikonde ekimutiddewo. Omwana owemyaka 14 yakubye mwana munne ow'emyaka 12. Kigambibwa...
Police mu Kampala n’emiriraano atandise okunoonyereza ku kiviiriddeko omusirikale w’ekitongole ekikuumi ekya SGA okwekuba amasasi agamusse. Atuhaire Rogers kigambibwa nti yeyekubye amasasi, era Police egamba nti etandikiddewo okunoonyereza oba yeyekubye...
Police mu district ye Luuka ekutte abasawo bekinnansi babiri abateberezebwa okusima amalaalo nebaggyamu ebisigalira by'omufu. Abatemeza mu kaduukulu ka police e Luuka kwekuli Bulayimu Bateesa ne Mudoola Gerald nga batuuze...
Abadde akulira abakozi ku district ye Kagadi Godfrey Musinguzi wakumdla emyaka 3 ngali mu kabulamuliro e Luzira, oluvannyuma lw'okusingisibwa omusango gw'okukozesa obubi wofiisi. Okusinziira ku bujulizi, Musinguzi ng'akozesa ekifo kye...