Abantu 3 bafiiridde mu nnyanja ku mwalo gwe Kyitatengwa ku nnyanja kacheera mu Gombolola ye Kacheera mu district ye Rakai, bwebabadde basomoka okugenda ku lukalu okunoonya ekyokulya. Abafudde kuliko Zabahunda...
Enteekateeka y'okuyiikuula abantu 7 abagambibwa okuba nga bakyawagamidde mu ttaka ery'aziise ebyalo ebiwerako mu district ye Bulamburi akyagudde butaka. Abakulembeze b'e kitundu kino nga bakulembedwa Annet Nandudu ssentebe wa District...
Abantu 3 bafiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde mu tawuni ye Wobulenzi mu district ye Luweero, ku luguudo oluva e Kampala okudda e Ggulu. Akabenje kano ketabiddwamu emmottoka ssatu okuli lukululana...
Ekibinja ky'abalamazi 124 okuva mu ssaza ly'eKereziya Katolika ery'eKabale kisuze mu kibuga Lukaya mu district ye Kalungu, boolekera Namugongo. Abakozi b'oluguudo nga basaawo olutindo ku mugga...
Police etandise okunoonyereza ku musirikale waayo Kitiyo Alex No.1037 agambibwa okuba nti yekubye amasasi agamuttiddewo. Omusirikale Kitiyo myaka 47 abadde akolera ku police ye Makokoto mu gombolola ye Makokoto mu...
Abatuuze ku byalo eby’enjawulo mu ggombolola ye Lugusuulu basattira oluvanyuma ly’Embogo ensajja okubalumba. Abatuuze ku kyalo Kyemamba n'ebirala ebiriranyeewo bagamba nti Embogo eno bagiraba kiro oluusi n’emisana era mubifo ebimu...