Abatuuze be Namanzaali mu gombolola ye Mazuba e Namutumba baguddemu enkyukwe, mutuuze munnabwe Antony Kavuma akubiddwa amasanyalaze nafiirawo. Kigambibwa nti Kavuma abadde asika amasanyalaze okuva ku kikondo, agayingize mu kibanda...
Police ye Bugiri ekutte abasajja 3 ku bigambibwa nti baliko kyebamanyi ku kuttibwa kw'omulambuzi w'amasomero mu district eyo Kazungu David Tenywa. Omulambogwe gusangiddwa mu kabuyonjo ku faamuye. Omwogezi wa police...
Kkooti enkulu ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo leero lwesuubirwa okusalawo oba eyimiriza oba okugenda mu maaso n'okuwulira emisango gy'obulabbayi n'obukenuzi egivunaanibwa Minister omubeezi owensonga ze Karamoja era omubaka omukyala...
Wabaddewo akasattiro ku mmeeri eya MV NODIL Victoria esaabaza abantu okubaggya e Bukakata Masaka okudda e Entebbe. Omuyaga ogw'amaanyi gukubye emmeeri eno ng'eri wakati mu nnyanja okumpi n'ekizinga kye Buwuvu,...
Stanley Kisambira Dereeva mu ssiga eddamuzi agambibwa okufulumya akatambi nga yemulugunya kukusasulwa obusente obutono, ekitongole ekiramuzi kisazeewo okumuyimiriza ku mulimu n'assibwako obukwakkulizo. Kisambira abadde yakayimbulwa ku kakalu ka kkooti ka...
Abantu 2 bafudde mu kabenje akagudde e Kamwokya ku ssaawa nga musanvu ez'ekiro. Emmotoka zitomereganye ku nkulungo eyitibwa eya Kayunga mu kitundu kye Kamwokya nga ku Acacia Avenue mu Kampala....