• Latest
  • Trending
  • All
Obubbi bw’emmwanyi bweyongedde mu bitundu by’e Masaka – abalina emisiri abamu kati bazikuuma na mmundu

Obubbi bw’emmwanyi bweyongedde mu bitundu by’e Masaka – abalina emisiri abamu kati bazikuuma na mmundu

June 15, 2023
Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe

Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe

June 25, 2026
Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwana

Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwana

June 26, 2026
Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

Kooti eyongedde okunyweza ebivudde mu kukebera abaana b’omugenzi Paul Kafeero – abaana 4 bokka bebakakasiddwa nti beyazaala

June 25, 2026
Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

June 25, 2026
President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

June 25, 2026
Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika  27 June e Nakiwogo Ntebbe

Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika 27 June e Nakiwogo Ntebbe

June 25, 2026

NRM yetegekera kamyufu k’abanaavuganya ku bifo bya parliament ya East Africa

June 25, 2026
Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

June 25, 2026
Ssaabasajja Kabaka Mutebi II asisinkanye abataka abakulu ab’Obusolya nga 24 June,2026 – abalambise bakuume obumu n’okuwuliziganya okwaηηanga ebisomooza Obwakabaka

Ssaabasajja Kabaka Mutebi II asisinkanye abataka abakulu ab’Obusolya nga 24 June,2026 – abalambise bakuume obumu n’okuwuliziganya okwaηηanga ebisomooza Obwakabaka

June 24, 2026
NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

June 24, 2026
Uganda ewangudde ekikopo kya Cecafa U17 Women’s Championship 2026

Uganda ewangudde ekikopo kya Cecafa U17 Women’s Championship 2026

June 23, 2026
Buganda Royal Institute of Business and Technical Institute efunye Boodi empya – n’okutongoza Nnamutaayiika wa 2026-2031 wa buwumbi bwa shs 51

Buganda Royal Institute of Business and Technical Institute efunye Boodi empya – n’okutongoza Nnamutaayiika wa 2026-2031 wa buwumbi bwa shs 51

June 23, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Obubbi bw’emmwanyi bweyongedde mu bitundu by’e Masaka – abalina emisiri abamu kati bazikuuma na mmundu

by Namubiru Juliet
June 15, 2023
in Amawulire
0 0
0
Obubbi bw’emmwanyi bweyongedde mu bitundu by’e Masaka – abalina emisiri abamu kati bazikuuma na mmundu
0
SHARES
208
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obubbi bw’emmwanyi  obusitudde enkundi mu mu bendobendo ly’e Masaka buwalirizza abalina emisiri okupangisa abakuumi b’emmundu.

Police mu kitundu ekyo kumpi  buli lunaku efuna omusango ogwekuusa ku bubbi  bw’emmwanyi, ng’ezimu zibbibwa mu mayumba, okuzaanula ku nzigya nga zaanikiddwa ate abalala bazinoga mu nnimiro ekitadde abalimi ku bunkenke.

Zino zaakwatiddwa mu district ye Kyotera nga zibbiddwa ku musiri nga zikyali nto

Ssentebe wa District ye Bukomansimbi Fred Nyenje Kayiira  ategezezza nti obubbi bw’emmwanyi buyitiridde mu kitundu kye,  nti kyekiwalirizza abalimi abamu okutandika okuleeta abakuumi b’emmundu okukuuma emisiri gyabwe.

Ssentebe wa District ye Kyotera  Patrick Kintu Kissekulo agamba nti mu kitundukye okusobola okukendeeza obubbi, basazeewo okudda kuntekateeka yamayumnba kkumi .

Abamu ku baakwatiddwa e Kakuuto Kyoteta nga bateeberezebwa okubba emmwanyi, bakyakuumibwa ku police e Ssanje

Omwogezi wa police mu Greater Masaka Twaha Kasirye awadde amagezi eri abantu abemulugunya okutuukirira police mu bwangu okusobola  okuyambibwa, era navumirira eky’abantu abawaaba emisango gy’obubbi bw’emmwanyi  olumala nebagigyayo.

Ababbi be’emmwanyi ku misiri zebasanga zebanoga bawulula buwuluzi n’ebweziba tezinayengera bulungi, era bwebazibba ebbeeyi gyebasanga gyebazitunda.

Mu kiseera kino endebe y’emmwanyi ezaakanogebwa nga zimyuse bulungi zigula wakati wa shs 30,000 – 32000/=, emmwanyi enkalu endebe egula shs 45,000 – 47,000/=, ate eza Kase buli kilo eri wakati wa shs 8000 – 8500/=. #

Bisakiddwa: Derrick Jjuuko

Ebifaananyi: Ssozi Ssekimpi Lwazi

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe
  • Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwana
  • Kooti eyongedde okunyweza ebivudde mu kukebera abaana b’omugenzi Paul Kafeero – abaana 4 bokka bebakakasiddwa nti beyazaala
  • Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse
  • President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist