• Latest
  • Trending
  • All
Okukuza olunaku lw’omwana wa Africa – amateeka agabakwatako gakyatyoboolwa

Okukuza olunaku lw’omwana wa Africa – amateeka agabakwatako gakyatyoboolwa

June 16, 2023
Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe

Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe

June 25, 2026
Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwana

Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwana

June 26, 2026
Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

Kooti eyongedde okunyweza ebivudde mu kukebera abaana b’omugenzi Paul Kafeero – abaana 4 bokka bebakakasiddwa nti beyazaala

June 25, 2026
Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

June 25, 2026
President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

June 25, 2026
Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika  27 June e Nakiwogo Ntebbe

Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika 27 June e Nakiwogo Ntebbe

June 25, 2026

NRM yetegekera kamyufu k’abanaavuganya ku bifo bya parliament ya East Africa

June 25, 2026
Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

June 25, 2026
Ssaabasajja Kabaka Mutebi II asisinkanye abataka abakulu ab’Obusolya nga 24 June,2026 – abalambise bakuume obumu n’okuwuliziganya okwaηηanga ebisomooza Obwakabaka

Ssaabasajja Kabaka Mutebi II asisinkanye abataka abakulu ab’Obusolya nga 24 June,2026 – abalambise bakuume obumu n’okuwuliziganya okwaηηanga ebisomooza Obwakabaka

June 24, 2026
NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

June 24, 2026
Uganda ewangudde ekikopo kya Cecafa U17 Women’s Championship 2026

Uganda ewangudde ekikopo kya Cecafa U17 Women’s Championship 2026

June 23, 2026
Buganda Royal Institute of Business and Technical Institute efunye Boodi empya – n’okutongoza Nnamutaayiika wa 2026-2031 wa buwumbi bwa shs 51

Buganda Royal Institute of Business and Technical Institute efunye Boodi empya – n’okutongoza Nnamutaayiika wa 2026-2031 wa buwumbi bwa shs 51

June 23, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Okukuza olunaku lw’omwana wa Africa – amateeka agabakwatako gakyatyoboolwa

by Namubiru Juliet
June 16, 2023
in Amawulire
0 0
0
Okukuza olunaku lw’omwana wa Africa – amateeka agabakwatako gakyatyoboolwa
0
SHARES
306
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Olwaleero ennaku z’omwezi ziri 16 June,2023  lwakukuza olunaku lw’omwana wa Africa, n’okwefumiitiriza kukusoomozebwa kwebayitamu.

Omulamwa gw’omwaka guno gukwata ku kukuuma eddembe ly’abaana mu kiseera kino eky’ebyempuliziganya ne technologia atambulira ku misinde egya yiriyiri (the rights of the child in the digital environment).

Abakulira ebitongole by’obwanakyewa bagala government esse essira kukusomesa n’okutaputa amateeka agenjawulo agakwata ku baana, abantu bagategeere bulungi balekeraawo okutyoboola eddembe ly’abaana.

 Akulira ekibiina ekirwanirira eddembe ly’obuntu mu Greater Masaka Hajjat Shifa Kateregga  agamba nti amateeka mangi gayisibwa naye bannansi tebagamanyi, ekiretedde abazadde n’abantu abalala kweyambisa okukozesa abaana mu bikolwa ebirinnyirira eddembe lyabwe.

Akulira ekitongole ekibudabuda abaana abgiddwa ku nguudo  ki Child Restoration Outreach  mu Uganda (CRO) Paul Nabiriti agamba government esaana eteeke amaanyi ku mateeka naddala agakwata ku bazadde abalagajjalira abaana nekibaleetera okugwera ku nguudo.

Atwala ekitongole ki Child Restoration Outreach ettabi ery’e Masaka Nkolenta Addah OJur ye atabukidde abakulembeze ba government ez’ebitundu ababaga amateeka agakwata ku baana,  kyokka negatatekebwa  munkola nekibaletera okubonabona.

Omwana wa Africa akyasaanga okusoomoozebwa mu mbeera zonna ezibakwatako omuli okusoma nga bangi batambula rngendo mpanvu, basiiba njala ku masomero saako okukubwa emiggo olutatadde.

Abaana bangi bakyakozesebwa emirimu egitagya mu myaka gyabwe ekiviiriddeko abamu okukona mu nkula yabwe n’endabika, okuyingizibwa mu bikolwa eby’obuyeekera, endya mbi, basula mu mpewo, abamu tebafuna mukisa kusoma, okusobezebwako n’embeera endala nnyingi ezitulugunya abaana.

Bisakiddwa : Derrick Jjuuko

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe
  • Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwana
  • Kooti eyongedde okunyweza ebivudde mu kukebera abaana b’omugenzi Paul Kafeero – abaana 4 bokka bebakakasiddwa nti beyazaala
  • Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse
  • President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist