Abaddukanya Fairland University e Jinja baddukidde mu kooti nebawawabira Ssaabawolereza wa government, nga balumiriza amagye ga UPDF okulemera ku ttaka lyabwe eriri ku Kimaka Plot M 149 mu Jinja City....
Eddwaliro lya Kibiri Medical Central e Masajja mu Wakiso litubidde nómwana owólunaku olumu, nnyina bweyamaze okumuzaala namuleka mu ddwaliro teyakomyewo. Abakulu mu ddwaliro lino bagamba nti bafunye omukyala nga yeyita...
Abakulembeze ba district ye Buvuma batubidde ne ambulance eyokumazzi eyeryato eryomulembe , olw'obutaba na nsbi ziriguluramy mafuta. Eryato lino lyabaweebwa ministry y'ebyobulamu okutambuza abalwadde. Government mu mwaka 2021/2022 yagula...
Wabaddewo akasattiro ku police ya Kira road mu Kampala, ennyumba z'abasirikale ezaateekebwa ku police eno bwezikutte omuliro ogutategerekese kweguvudde, ebintu by'abasirikale bisanyeewo. Kigambibwa nti omuliro guno guvudde mu nnyumba y'omusirikale...
Cbs FM ekungubagidde munnakatemba Paul Kato Lubwama, era eyali omukozi waayo omuyiiya ow'enjawulo. Akolanga Ssenkulu wa CBS era akulira eby'emirimu Omukungu Robert Kasozi ayogedde ku Kato Lubwama, ng'omuntu abadde omugezi,...
Abazigu abanyazi b'ente okuva mu ggwanga lya Kenya abamanyiddwa nga West Pokot bakoze obulumbaganyi kubasirikale ba Police ya Nakapiripiti Central Police Station mu District Nakapiripiti mu Uganda, nebatta omusilikale nókulumya...
Eyaliko omubaka wa Lubaga South munnakatemba Kato Lubwama mukama amujjuludde mu kiro ku myaka 53 egy'obukulu. Kato Lubwama obulwadde bumugwiridde mu kiro, naddusibwa mu ddwaliro lya Stana Medical Centre e...
Ekitongole ekiddukaanya ekibuga ki KCCA kifulumiza Alipoota ekwata ku mulimu gw'okukuba ebiraka mu nguudo zomukibuga Kampala, gutuuse ku bitundu 70%. Abakulu okuva mu KCCA b Kakiiko ka Parliament akalondoola entambuza...
Eyali omubaka wa Kawempe South mu Parliament Mubarrack Munyagwa Mugaatigwabatta ne banne abalala 4 bakwatiddwa police ng'eri wamu n'akakiiko akalwanyisa enguzi mu maka ga president aka Anti-Corruption Unit ku bigambibwa...