Omukuumi wa kampuni y'obwannanyini akubye omugoba wa bodaboda amasasi agamulese nga ataawa n'addusibwa mu Ddwaliro. Kyaseesa Ronald omukuumi ku sundiro lya mafuta erya City Oil ku Martin Road mu Kampala,...
President Yoweri Kaguta Museveni asomoozeza bannansi okulaga obwagazi eri eggwanga lyabwe nga benyigira mu kulwanirira obutonde bwensi nga balwanyisa bonna abenyigira mu kubusanyaawo, naddala abamalawo ebibira n’okwesenza muntobazi. President Museveni...
Ekibiina ekigatta abavuzi bóbugaali mu ggwanga ekya Uganda Cycling Association kisse omukago ne kampuni ensogozi ya soda eya Cocacola, okukolera awamu okukungaanya obucupa bwa plastics okwetoloola eggwanga lyonna, okutaasa...
Police ekutte abantu 3 nga bonna bakozi mu dduuka lya mobile money ne money agent e Kaliisizo Kyotera eryanyagiddwako obukadde bwa shs 150 ku mudumu gw'emmundu. Police okuva e Masaka...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni era nga ye mudduumizi w'amagye owokuntikko alangiridde nti abajaasi b'eggye ly'eggwanga erya UPDF abawera 54 bebattibwa, mu bulumbaganyi obwakoleddwa ku nkambi y'amagye g'omukago gwa...
Police n'abakulembeze mu Lusanja ekisangibwa mu Town Council ye Kasangati mu Wakiso baggalidde abantu 4, basangiddwa n’ebinyonyi bi Kalooli 15 ebiramu nga babisibye mu buveera. Abakwate kuliko Masika Herbert, Mwinguzi...
Olwaleero n 3 June,2023 giweze emyaka 138 bukyanga bajulizi ba Uganda battibwa nabookebwa e Namugongo nga bafiirira eddini. Abajulizi abattibwa baali wakati w'emyaka 12 ne 50 egy'obukulu, wabula abaali basinga...