Abatuuze abawangalira e Minziiro mu gombolola ye Kyebe mu district ye Kyotera bali mu ddukaduka, eggana ly'enjovu lizinze ekitundu kyabwe. Enjovu zino enkambwe zonoonye buli kimu naddala emmere n'emiti gyebibala...
Abayizi b'essomero lya Mpondwe Lhubiriha secondary School Kasese 37 battiddwa mu bulumbaganyi obubakoleddwako abateebeezebwa okuba abayeekera ba ADF. Essomero lino liri mu kitundu kye Mpondwe kilometre 2 okuva ku nsalo...
Abajulizi 10 bebagenda okulumiriza minister omubeezi ow’ensonga ze Kalamojja , era ye mubaka omukyala owa District ye Buduuda Agnes Nanduttu ku misango gy'okwezibika amabaati g’abawejjere be Karamojja. David Bisamunyu munnamateeka...
Abaana b'essomero lya Mubende Parents Secondary 65 basimatuse okufiira mu kabenje ka e Bus namba UAM 897C mwebababdde batambulira, eyabise omupiira neegwa e Bulenga okumpi ne Kampala. Abayizi b'essomero bano...
Ministry yebyensimbi erangiridde nti mu mwaka gw'ebyensimbi ogujja 2023/2024, government tegenda kugulira bakulembeze ku mitendera egyenjawulo emmotoka empya , ensimbi tewali. Minister Kasaija agambye nti emmotoka ezigenda okugulibwa zokka zezikwata...
President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa abikkudde ekyama nti ettunduttundu ku mabanja agabanjibwa eggwanga ,geewolebwa mu bukyamu awataali kuooka kwetegereza oba nga gaali geetagisa eri eggwanga. Okusinziira ku biwandiiiko ebivabyuma, Uganda...