Akakiiko akavunaanyizibwa ku by'okulonda aka Uganda Electoral Commission kafulumizza enteekateeka z'okulonda okwa 2026, kwakubaawo okuva nga Monday 12 January 2026 , okutuuka nga 9 February 2026. Bissiddwa mu nnambika y'akakiiko...
Abantu abasoba mu 20 bateebeeezebwa okuba nga bafiiridde mu nnyanja Nalubaale, abalala basimattuse. Eryato kwebabadde basaabalira likubiddwa ejjeengo olwo nebatandika okuwandagala nga bwebagwa mu mazzi. Babadde bava ku mwalo gwe...
9Omulamuzi w'eddaala erisooka atuula e Mpigi Ekemu Ezra Solomon azeemu okusindika ku alimanda mu kkomera e Kigo munnansi wa Israel Raed Wated ku misango gy'okutta mukazi we egimuvunaanibwa. Raed Wated...
Omuteesiteesi omukulu mu ministry y'ebyobusuubuzi n'amakolero Geraldine Ssali yewuunyisizza ababaka abatuula ku kakiiko ka parliament akalondoola eby'obusuubuzi n'amakolero bwategeezezza nti naye abadde takimanyi nti abakozi ab'amadaala aga wansi bawebwa amafuta...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'akola enkyukakyuka mu ba minister be, aliko bawummuza n'alonda n'abapya. Katikkiro Charles Peter Mayiga ye Katikkiro wa Buganda. Katikkiro...
Namunkanga y'amagye ga UPDF eremereddwa n'egwa ku kyalo Nadiket kilometre nga ttaano okuva ku nkambi y'amagye mu district ye Moroto. Nnamunkanga egudde eri MI 24 NO.AF 822 ebaddemu abantu 4...
Kooti ya Buganda roadeyisizza ekibaluwa ki buli amulabako amukwate ku eyaliko president wa FDC Dr.Kiiza Besigye. Besigye avunaanibwa neyavuganyako ku kifo ky'omubaka wa Lubaga South Samuel Lubega Mukaaku. Ababiri bano...