OMinister omubeezi ow'amaka n'abaana mu ministry y’ekikula kya bantu, Sarah Mateke Nyirabashitsi, alagidde amaka agakuuma abaana abatalina mwasirizi agawera 50 gaggalwewo mu district ye Wakiso. Minister abadde mu nsisinkano n'abakulembeze...
Sipiika wa parliament Anita Annet Among alagidde ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala ki Kampala Capital City Authority, okutereeza enguudo z'ekibuga kyonna wakiri okuzikuba ebiraka zitereere mu kifo ky'okukolako enguudo zokka eziyitamu...
Abanoonyi b'obubudamu 1202 okuli abakyaala n’abaana okuva mu maka 219 bebaddukidde mu Uganda naddala mu district ye Bundibugyo, nga bava mu bugwanjuba bwa Democratic Republic of Congo. Irene Nakasiita omwogezi...
Ebyentambula bisannyaladde ku kyalo Ttamu ku luguudo oluva e Kampala okudda e Mityana, abantu abazze okulaba omuvubuka omuyiiya ng'agezesa ennyonyi magezi maganda beyiye mu luguudo wakati, oluvanyuma lwokutegezebwa nti abakulembeze...
Abatuuze mu town council ye Ssekanyonyi mu district ye Mityana basanze akaseera akazibu akutaasa emmaali y'abasuubuzi, omuliro gukutte okuva mu kimmotoka ekibadde kitikkula amafuta ku sundiro Ly'omukyala amanyikiddwa nga Mutesi...
Entambula esannyaladde ku luguudo olugatta district ye Gomba neye Butambala wakati w'eggombolola eye Ngando, Kyegonza ne Kabulassoke, amazzi g'omugga Ssembula gasazeemu oluguudo. Oluguudo olukoseddwa luva mu Kabuga ke Bugobango mu...
Katuukiro wa Busoga Dr. Joseph Muvawala agambye nti enteekateeka z'embaga y'Obufumbo obutukuvu eya Kyabazinga Gabula Nadiope IV ne Ihnebantu Jovia Mutesi zitambula bulungi, era embaga yakubaayo nga 18 November,2023. Katuukiro...