Ennyumba eziweereddwayo Ssaabaaajja Kabaka eri abantu be e Kooki Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naazimbira abantu be abeetaaga okubeerwa mu Ssaza lye Kkooki ennyumba...
Katikkiro Charles Peter Mayiga nómumyukawe Owek.Robert Waggwa Nsibirwa (abali wakati) ne board ya majestic brands 2022 Olukiiko olufuzi olwékitongole ekikwasaganya obwakabaka ne bannamikago ki Majestic Brands...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye government esseewo empuliziganya ematiza wakati waayo n'abantu abakulemberwa, kigiyambeko okumanya amangu ebibasomooza n'engeri y'okubisalira amagezi. Katikkiro abadde asisinkanye omubaka wa president mu Kampala...
Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'alambula omwoleso gw'ebintu ebikwata ku butonde,ali n'Owek.Mariam Mayanja Nkalubo minister w'ettaka ne bulungi bwansi Obwakabaka bwa Buganda buggaddewo wiiki y’obutondebwensi ku mukolo...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atongoza boodi y'ekitongole ky’obuyiiya, ebyempuliziganya ne Technologiya n’ekigendererwa ky’okutumbula entambuza y’emirimu gy’obwakabaka. Katikkiro bwabadde atongoza boodi eno mu mbuga ya Buganda enkulu e Bulange...