Ensimbi akawumbi ka shilling za Uganda 1,001,092,894 (billion emu nákakadde kamu némitwalo mwenda mwénkumi ebbiri mu lunaana mu kyenda mu nnya) zezaasondeddwa abantu ba Ssabasajja Kabaka mu nkola ya Luwalo...
Bannakyadondo n'okusingira ddala abavuzi ba Bodaboda bazze mu bungi ku lunaku olusoose olugguddewo okuggulawo enteekateeka y'okugaba omusaayi, ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Kabaka Foundation ne bannamikago abalala. Omulangira David Kintu Wassajja...
Abayizi 1200 bebagenda okutikkirwa ku ssettendekero wa Muteesa I Royal University olunaku olwa leero. Gano ge matikkira ga ssettendekero ono ag’omulundi 10. Emikolo gy'amatikkira giyindira ku ttabi ekkulu e Kirumba...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alagidde Banna Uganda okwenyigira mu nteekateeka zonna ez'okugaba omusaayi. Ssabasajja agambye nti banna Uganda basobola bulungi okugonjola ekizibu kyébbula ly'omusaayi mu ggwanga nga buli...
Ekisaakaate kya Nnaabagereka ekya gatonnya 2023 kitandise okubumbujja olwaleero mu butongole, ku Ssomero lya Muzza High school Kabembe Mukono mu ssaaza Kyagwe. Okusinziira ku Ssenkulu w'ekitongole ki Nnaabagereka Development Foundation...
Ssaabasajja Kabaka ali Bulemeezi Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II ali mu ssaza lye erye Bulemeezi gy'agenze okuggulawo empaka z'ebika by'abaganda ez'omwaka gino...
Ebimu ku bibumbe by'emiziro gyébika by'abaganda ebisangibwa ku luguudo Kabakanjagala e Mengo mu gombolola ye Lubaga. Buli kika kirina ekibanja kyakyo omwassibwa ekibumbe ky'omuziro gwakyo. Buli kibumbe kyassibwako erinnya ly'omuziro,...
Ennyumba eziweereddwayo Ssaabaaajja Kabaka eri abantu be e Kooki Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naazimbira abantu be abeetaaga okubeerwa mu Ssaza lye Kkooki ennyumba...