Douglous Nelson Ssenyonjo abadde aweerereza mu kitongole kya Ssaabasajja Kabaka ekya Nkuluze mu Bulange Mengo.
Douglas Nelson Ssennyonjo, yafudde mu kiro ekyakeesezza ku lwokutaano.
Wategekeddwawo okusabira omugenzi leero ku lwomukaaga mu Lutikko e Namirembe ku ssaawa mwenda ez’olw’eggulo.#