Rtd Maj.Gen.Mugisha Muntu ng'akwasa Katikkiro Charles Peter Mayiga ekiwandiiko ekikwata ku kibiina kya ANT Bya Kato Denis Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye bannabyaabufuzi okwetoloola...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde mu mivuyo egyetobese mu bitongole bya government ,byagambye nti bikola ebintu mu ngeri etafa ku bannansi. Anokooddeyo ministry yébyensimbi nÓkuteekerateekera eggwanga, ne ministry...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akulisizza abasiibi n'abebaza okusabira eggwanga okubaamu emirembe n'obwenkanya. Nnyininsi agambye nti ensi yonna yandibadde mukujaganya n'okwenyumiriza mukusaasira kwa Katonda okwaleetebwa Yesu Kristo, nti...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga Ebikujjuko by'okujaguza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag'omulundi ogwe 67 byongezeddwayo. Ebikujjuko bino mulimu olunaku lw'amazaalibwa ga...
Nabagereka Sylivia Naginda Bya Ddungu Davis Nabagereka Sylvia Naginda atemye evvunike ku pulojekiti y'okuzimba ekizimbe ky'ekkanisa ya St. Stephens Church of Uganda esangibwa e Kireka. Ekizimbe...
Okuva ku kkono, omumyuka wa supreme Mufti sheik Shaban Ntanda, Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga,supreme mufti sheik Muhammad Shaban Galabuzi,omumyuka asooka owa Katikkiro Owek.Twaha Kawaase,omumyuka...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akalaatidde abazadde okumanyisa abaana baabwe nga bakyali bato,nti mulimu gwabwe okukuuma n’okutaasa Namulondo ate nókubakulizamu omutima gwa Buganda ogutafa. Katikkiro bino abyogeredde mu Bulange...