Ssabasajja Kabaka empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II, asiimye okulabikako eri Obuganda nga 4 March,23, okuggalawo emipiira gy’amasaza ga Buganda egyómupiira ogwébigere egyómwaka 2022 wakati wa Busiro ne Buddu...
Obwakabaka bwa Buganda bukoze endagaano n’ekitongole kya Buladde Medical Research Institute egendereddwamu okutumbula ebyobulamu mu bantu ba Kabaka. Mu ndagaano eno mulimu okizimba amalwaliro agawera mu Buganda, nga bakutandika n’okuzimba...
Ssabasajja Kabaka asiimye naagabula abakozi be ku Radio ya CBS ekijjulo ekyenjawulo, oluvanyuma lw'okukwata ekifo eky'okubiri mu nkola y'emirimu mu bitongole bye byonna mu nsengeka y'omwaka 2022. Ettendekero lya Buganda...
Abasajja n’abakazi ba Kabaka abeetaba mu Program ya Entanda ya Buganda 2022 ku Radio CBS abaatuuka ku lumeggana oluddirira olw’akamalirizo n’abaatuuka mu Lubiri ku lumeggana olw’akamalirizo, bakwasiddwa ebirabo byabwe byebaawangula....
President wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi Wine akiise embuga, ng'awerekeddwako bannakibiina abalala. Asisinkanye Katikkiro Charles Peter Mayiga mu Bulange e Mengo, mu nsisinkano etakkiriziddwamu b'amawulire. Kyagulanyi awerekeddwako akulira oludda...
Joshua Musaasizi Nsubuga asoma amawulire ku CBS FM ne BBS telefayina eyaffe agattiddwa mu bufumbo obutukuvu ne mwana munne Eliva Kiwumulo Oligye. Bagattiddwa mu Kanisa ya Seventh day Adventist church...