Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, asiimye Owek. Joseph Balikuddembe Ssenkusu abeere Ssenkulu w’ettendekero lya Buganda ery’ebyemikono erya Buganda Royal Institute of Business and Technical Education e Kakeeka Mengo. ...
Abamegganyi abaneetaba mu Program Entanda ya Buganda 2023 balambikiddwa mu mateeka gebalina okugoberera. Ssenkulu wa CBS Omuk.Michael Kawooya Mwebe ne munnamateeka wa CBS Vivian Namale nga...
Obwakabaka bwa Buganda buguze emigabo obukadde bubiri mu kampuni y'essimu eya Airtel Uganda, egibalirirwamu obukadde bwa shs 200m. Kampuni eno yaggulawo enteekateeka eno eri abantu bonna n'ebitongole ebyagala okugula emigabo...
Obwakabaka bwa Buganda buyisizza embalirira y'omwaka gw'ebyensimbi 2023/2024 ya buwumbi bwa shilling 209.410,622,250, egenda okutambulizibwako enteekateeka z'enkulaakulana y'abantu ba Kabaka, ku mulamwa ogugamba nti Teri Kubongoota ( leaving no one...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye government eyawakati okussaawo omutemwa ogwetengeredde ku nteekateeka y'okumaliriza obulungi omulimu gw'Amasiro ge Kasubi okugatuusa ku mutindo ogwetaagisa nókugalabirira buli mwaka. Katikkiro era ajjukiza...
Omumyuka owokubiri owa Katikkiro wa Buganda Owek Robert Waggwa Nsibirwa era nga ye muwanika w'Obwakabaka asuubirwa okusoma embalirira y'obwakabaka bwa Buganda ey'omwaka 2023/2024 leero nga 25 September,2023, mu lutuula lw'olukiiko...
CBS Pewosa Toto etongozeddwa mu Ssaza Buddu egendereddwamu okwagaziza abaana abato nabo okutereka ku nsimbi zebafuna nga bwekiri kubantu abakulu. Enteekateeka eno etandikiddde mu masomero 3 okuli Masaka Parents Konoweeka...
Abakulembeze ku mitendera egyenjawulo bakubiriziddwa okuzaawo enkola ey'okufa ku bantu bebaweereza bonna, bewale okweyagaliza buli kantu. Msgr Charles Kasibante abyogeredde ku klezia ya Our lady Of sorrow Nabitalo Kiwenda, mu...