Abadde omukiise wa Ssaabasajja Kabaka mu Lukiiko lwa Buganda era omulwanirizi w'eddembe ly'obuntu Owek Joyce Rovincer Mpanga aziiikiddwa mu njuuye ey'olubeerera ku kyalo Maya ekisangibwa mu district ye Wakiso mu...
Abamegganyi Kisomose Ssegawa eyafunye obugoba 26 ne Nnassiwa Pross eyafunye obugoba 21 basuumusiddwa okugenda mu lumeggana oluddako olwa Program Entanda ya Buganda ate Bbanja Steven eyafunye 17 yawanduse. Biibino ebibuuzo...
Abamegganyi Bukenya Francis eyafunye obugoba eyafunye obugoba 20 ne Kasagga Robert Kalema eyafunye 16 baasuumusiddwa okugenda mu lumeggana oluddako ate Ssaalongo Kulazikulabe Andrew ayafunye obugoba 15 yawanduse. Biibino ebibuuzo by’entanda...
Program Entanda ya Buganda nga 13 November 2023, ku cbs 88.8, abamegganyi; Ssemijja Nyansio eyafuna obugoba 26 ne Balunginsiiti Steven eyafuna 12 baasuumusibwa okugenda mu lumeggana oluddako ate Tamale Steven...
Olunaku lw'abavubuka mu Buganda lwakukuzibwa nga 01 December,2023 e Bbowa mu ssaza Bulemeezi. Olunaku luno lwakutambulira ku mulamwa ogugamba nti "Abavubuka twekuume Mukenenya tuzimbe ensi yaffe". Minister w'abavubuka mu Buganda...