Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde abavubuka abegwanyiza ebyobufuzi okusooka okuweereza Ssaabasajja, olwo batuuke mu bifo byebetaaga nga bakuguse, mu kifo kyÓkululunkanira ebyenfuna ebiggira ku byobufuzi. Katikkiro abadde ku...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akommyeewo okuva ggwanga lya America ,gyabadde asisinkanidde abantu ba Kabaka abawangaalira mu America ne Canada. Katikkiro nga yakatuuka ku kisaawe e Ntebbe, ategeezezza nti...
Ekitongole ky'Obwakabaka eky'ettaka ki Buganda Land Board kyanirizza enteekateeka eyakoleddwa ekitingole kya KCCA okukomyaawo erimu ku ttaka ly'Obwakabaka eribadde mu mikono gya government nga libadde likyaddukanyizibwa ekotongole ki KCCA Parliament ...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga aggaddewo Ttabamiruka wa Buganda Bumu North American Convention ow'omulundi ogwe 10 mu Kibuga Boston ekya America. Katikkiro yebazizza abantu ba Kabaka olw'Obujjumbize eri ensonga...