Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ii yasiima nalonda Dr Mulindwa Kasozi okubeera Ssentebe w'Akakiiko akaddukanya ssettendekero we Owa Muteesa the First Royal University ,Okudda mu bigere bya Ssentebe omuwummuze Dr...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yebazizza abayimbi ba Gganda Boys olwÓkutumbula Obwakabaka bwa Buganda nÓlulimi Oluganda mu nsi yonna, nga bayita mu kuyimba Oluganda nÓluyimba lwÉkitiibwa kya Buganda. Bwabadde...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alagidde abantu okwettanira enkola za Yinzuwa naddala ezikola ku byobulamu, basobole okufunanga obujjanjabi obwetaagisa, mu kiseera kino ng'endwadde zeyongedde. Mu bubaka bwatisse Omulangira Daudi...
Ekisaakaate kya Nnaabagereka ekya Gatonnya 2026 kitongozeddwa, ku mulamwa ogugamba nti "Ensibuko y'obumalirivu, n'okweyamba obuntubulamu mu kutebenkeza obwongo”. Ekisaakaate kitongozeddwa minister w’Abavubuka Eby’emizannyo n’ebitone mu Buganda Owek. Ssaalongo Robert Sserwanga...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abakulembeze ku mitendera egyenjawulo mu government eya wakati, abakiikirira ebitundu bya Buganda okusoosowaza ensonga zÓbwakabaka. Katikkiro abadde asisinkanye minister wa Micro finance...
Mbalamusizza mwenna! Twebaza Katonda waffe atuwadde obulamu, obusobozi, n’okutukuuma okutuuka leero nga tujjukira amatikkira aga 32. Tusiima n'okwenyumiriza ennyo mu bantu ba Buganda abali mu byalo, mu bibuga, amasaza era...