Ekibinja ky'abalamazi 124 okuva mu ssaza ly'eKereziya Katolika ery'eKabale kisuze mu kibuga Lukaya mu district ye Kalungu, boolekera Namugongo. [caption...
Abatuuze ku byalo eby’enjawulo mu ggombolola ye Lugusuulu basattira oluvanyuma ly’Embogo ensajja okubalumba. Abatuuze ku kyalo Kyemamba n'ebirala ebiriranyeewo bagamba...
Munnamawulire omugundiivu era munnabyamizannyo Stuart Kiwanuka Mutebi aziikiddwa e Kasokoso mu Wakiso. Stuart amaze ebbanga ng’aweereza program z’ebyemizannyo naddala omupiira...
President Yoweri Kaguta Museveni asuubizza nti alina enteekateeka nnene ey’okuggya banna Uganda mu bwavu mwebeekuyengera, era násaba abantu obutatabika byabufuzi...