Omusirikale wa police abadde asula mu nkambi ye Ntinda mu Kampala abadde yawummula akubiddwa amasanyalaze agamutiddewo bw'abadde agezaako okutaasa abaana...
Obwakabaka bwa Buganda busse omukago n’ekitongole kya government eyawakati ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’eddagala mu ggwanga ekya Uganda National Drug Authority,...
Bannauganda bannekolera gyange bajjumbidde okweterekera ensimbi mu kitongole ky'abakozi ekya National Social Security Fund NSSF baweze emitwalo ebiri mu enkumi...
Police eri ku muyiggo gw'abatemu abasse Omuserikale w'Amakomera Angu Scovia,abadde akolera ku Kkomera lye Etuke. Omwogezi w'Ekitongole ky'Amakomera Frank Baine...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museven asisinkanyeemu bamusiga nsimbi okuva e Poland banyini kampuni ya Prometheus, abagala okutandika okukolera mu...
Ak’akiiko k’eby’okulonda mu kibiina kya FDC e Najjanankumbi kakawandiisa abantu 6 okuvuganya ku kifo kyákulira abavubuka mu kibiina. Abakewandiisa kuliko...